Joined May 2017
Ekiriwo kati Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Oweek Patrick Luwaga Mugumbule ne Minisita w’Olukiiko, Kabineeti n'ensonga ez'enjawulo mu Woofiisi ya Katikkiro, Oweek Noah Kiyimba, batuuse mu Ssaza Buweekula, gyebagenze okusisinkana olukiiko lwa Luweekula, n'Abaami ba Kabaka ku mitendera egy’enjawulo okubabangula ku nkubiriza y'enkiiko z'obwakabaka entuufu. Abakiise mu lukiiko lwa Buganda okuli; Oweek Harriet Nampala Kiwanuka, ne Oweek Kasajja Gyaviira, weebali mu lukungaana luno olutudde ku mbuga y'e Ssaza. Enteekateeka emaze emyaka 2 nga etambuzibwa mu Masaza.
8
1
64
3,275
Situla Omutindo: Ssi Kyabugunjufu okumansa kasasiro buli wosanze. Ebifo Kasasiro w’olina okumuteeka webiri. Leka ffenna tweyagalire mu bifo ebiyonjo nga tukendeeza ku kumansa kasasiro.
1
12
44
2,097
Katikkiro @cpmayiga akubirizza Abasika okuteekawo obukulembeze obulungi mu nju ze babeera basikidde nga batuukiriza obuvunaanyizibwa obubasuubirwamu okukuumira enju mu ssanyu n'ekitiibwa kyayo n'okulamula buli nsonga mu bwenkanya n'obwesimbu. Katikkiro obubaka buno abwolekeza butereevu eri Omuk. Fabian Kasi Ssenkulu wa Centenary bank ng'ono y'asumikiddwa okusikira kitaawe omugenzi Joseph Kabenge. Obubaka bwa Katikkiro busomeddwa Omumyuka we Owookubiri Owek. Robert Waggwa Nsibirwa mu lumbe olubadde e Mirembe mu Buddu. Mu bubaka buno era akubirizza abantu okukola omukolo gw'olumbe nga gujjirayo ddala ennono zonna ezirina okugobererwa kubanga mukolo mukulu nnyo mu buwangwa bwa Buganda.
12
1
72
3,666
Looking to give your website a fresh, festive look? Get a holiday makeover for your website and attract more visitors this season. Contact us for a consultation! #WebsiteDesign #FestiveMakeover #ZotokenBusinessServices
1
3
34
Let us evolve always.
1
3
51
In our business tip today here are the nine tech resolutions for your business Create an online strategy. Optimize your website. Get busy on social media. Engage employees. Consider a Customer Relationship Management (CRM) system. Explore productivity tools.
1
2
4
56
Many people work extremely hard but not efficiently, for instance wasting so much time in meetings! Meetings are crucial for running business, but not as important as the implementation process. The more we sit behind closed doors in meetings, the less efficient we become. #WorkAndProsper
23
39
2
202
9,380
Money follows an idea but it never generates ideas. #workandprosper
43
87
10
429
14,705
Let's walk the innovation journey together #Innovation
1
1
22
Today is Global Handwashing Day A day to remind people about the importance of hand hygiene to health.  One of the cheapest, simplest, and most effective ways in preventing the spread of diseases such as: 🔹 Cholera 🔹 Typhoid 🔹 Diarrhoea 🔹 Shigellosis 🔹 Influenza 🔹 Common colds 🔹 Salmonellosis 🔹 Viral gastroenteritis Handwashing saves lives👐🏾💧. This year's Global Handwashing Day theme, "Why are clean hands still important?"
2
33
91
1,944
The Duke of Edinburgh hosts Katikkiro of Buganda and his delegation at his Bagshot Park residence, in Surrey, United Kingdom. @DofE | @BobNsibirwa | @cpmayiga
3
8
81
1,447
Tottenham- Bungereza Abavubuka ba Buganda e Bungereza babanguddwa ku kweyambisa emikisa egibeetoolodde. Abavubuka ba Kabaka abakola emirimo egy'enjawulo mu Bungereza bakubaganyizza ebirowoozo ku mulamwa: Obuganda ku mawanga: - Engeri y'okweyambisa obukugu n'obumanyirivu okuleeta enkulaakulana mu bavubuka. Bawanganye amagezi ku ngeri y'okweyambisa buli mukisa omuntu ogumujjira okutuuka ku kiruubirirwakye nebaggumiza nti omuntu okutuuka ku buwanguzi teyetaaga kuba na nkizo yonna wabula okukozesa obulungi emikisa egimwetoolodde. Bakiggumizza nti kikulu nnyo abantu okusoosowaza ebiruubirirwa byabwe okubisukkulumya ku byebakugukamu mu masomero n'amatendekero era babikozesenga bulungi. Bakkaatirizza nti obuwanguzi obwannamaddala buva ku muntu kukola kyayagala mu buvumu okusinga okutambulira mu nkwawa z'abalala. Abavubuka era bawanganye amagezi okwefaako ku mbeera z'obulamu bwabwe nga bafuba okumanya bwebayimiridde. Bagamba nti omuvubuka yenna omutwe gwe ye "capital" asookerwako era bwagukozesa mu buyiiya, asobola okukungula ebya naggwano mu kyonna kyaba akuguseemu. Oweek. Israel Kazibwe alambise Abavubuka nti obwetowaaze n'empisa ez'omubantu bya nkizo mu kufuna enkulaakulana eyannamaddala. Mu kusooka, oweek. Rashid Lukwago omukiise mu lukiiko lwa Buganda yabakulembeddemu okukubaganya ebirowoozo ku kweyambisa ebitone by'abavubuka mu kunyweza obumu. Ensisinkano ebadde mu Memorial hall e Tottenham.
4
12
76
2,317
Bungereza Minista w'ensonga za Buganda ebweru, Oweek. Joseph Kawuki, @JosephKawuki_ agguddewo omwoleso gwa Bannayuganda ku Eklezia ya St. Mary's Croydon mu London. Minisita asoose kwetaba mu kitambiro kya Mmisa mu Eklezia eno okuwonga enteekateeka z'obwakabaka e bunaayira mu mikono gyomutonzi n'okuwa Ssaabasajja Kabaka obulamu obulungi. Olunaku luno lubeera lwa kukulizaako obuwangwa bw'ensi zonna mu kigo kino era wabaawo n'omwoleso ogubaamu eby'obuwangwa by'ensi zonna era Minisita Kawuki y'agguddewo omudaala gwa Bannayuganda.
2
12
109
2,430
Happy 56th Independence Anniversary, Eswatini.
7
25
138
5,561
Cool Your throat!
1
3
60
The best way to transform your business is by leveraging on I T and online presence. #ITintegration
1
1
41
Travel also renews a sense of purpose and perspective. Armed with the lessons learned along the way, navigate life's challenges with grace and resilience, drawing inspiration from the transformative power of travel.
1
4
93
For any branding for your company or party event look no further! zoteken.com
1
3
63