Ladiyo y'obwakabaka

MENGO MASENGERE BUILDING
Joined June 2023
Good Times Infant School - Kawaala , twalayo omwana wo afune omusingi gw'ebyenjigiriza omutuufu. Okumanya ebisingawo bakubire ku; 0393 249503 oba 0393 248796. @cbsfm_ug .@CentenaryBank .@mtnug .@BugandaKingdom_
234
Agava mu @CentenaryBank , kati osobola okwegulira amasannyalaze awo wooli nga tovuddeewo, kozesa CenteMobile okimale. #centecares
1
267
Twegatteko tuyozeeyoze muweereza munnaffe Juliet Namubiru eyakoonodde ddigiri ye ey'okubiri mu Nzirukanya ya business mu nkyukakyuka ezizzeewo okuva ku @umu_nkozi e Nkozi. Kulika nnyo nnyabo. #cbsat30
1
2
43
773
Minisita wa Kabaka eyawummula Owek Ssewava Serubiri ayozaayozezza Captn. Herbert Mulasa Musiitwa olw’okutuuka ku mazaalibwa ge ag’emyaka 70 namwebaza olw’okuweereza Kabaka we awataali kasiimo Captn Musiitwa yali omu ku b’ebyokwerinda mu Lubiri. Akabaga kabadde Kitende mu maka ge
4
14
971
Poliisi y’ebidduka ekutte n’eggalira abagoba 124 lwakusangibwa nga bavuga batamidde. Ekikwekweto kikoleddwa mu Police Divisions; Katwe 24, CPS Kampala 13, Kabalagala 14, Nsangi 06, Kawempe 18, Old Kampala 14, Nansana 16, Jinja Road 12 ne Kiira Road 07 #cbsat30
1
15
561
Omutukuvu Ppaapa Leo XIV yeebazizza nnyo abantu ba Katonda mu nsi yonna olw’okumasabira ennyo mu kiseera waabeeredde mu ddwaliro. Ppaapa yeebazizza abasawo abaamulongoosa na bonna ababadde balondoola engeri gyassuukamu. “Amazima mpulidde obuwagizi bwammwe, mwebale nnyo”
1
16
440
Ab’Engabi Ennyunga banjudde ennyumba gyebageda okuzimba ku butaka bw’ekika kyabwe e Bwende mu Buddu. Katikkiro w’ekika Jjajja Muyunga Stephen agambye nti omulimu bagusuubira okumalawo ensimbi akawumbi kamu n’ekitundu ye ng'omuntu n’awaayo obukadde kikumi be ddu mu buliwo #cbsat30
3
20
569
Happy Sabbath from the Central Uganda Conference. Where are you worshipping from today?
1
2
8
638
Ab’ekkanisa y’Abadvent mu district y’e Najjanankumbi bakuzizza Ssabbiiti y’okusembera, mwebannaalizza bannaabwe ebigere ng’akabonero k’okwesaanyiza obutukuvu. Okubuulira kukulembeddwa Ssaalongo Henry Ddamba n’omulanga eri abakkiriza okufaayo ku bulamu bwa bannaabwe obw’omwoyo.
1
12
626
KIRANGO: Kyusa enfumbayo ng'okozesa ebintu bya Nile Agro okuli butto n'engaano nga bikoleddwa ku mutindo. 0772222759 / 0706474727 #ModernCookingOil #HealthyCooking #BetterMeals #nileagroindustries
271
Abasawo abajjanjaba Ppaapa Leo XIV okuva lweyalongoosebwa bagambye nti kati waatuuse, atuuse okusiibulwa. #cbsat30
4
443
. @Luba_Properties ekugamba nti osobola okwefunira Plot mu estate yaabwe ey'e Bombo Bembe
1
263
Wulira engeri gyofunamu Cente Micro Business loan oyongere mu business yo.#cbsfmat30. #Centenarybank
1
276
Mu butongole minisita w’ebyentambula n’enguudo @HonByamukama agguddewo olutindo olwazimbibwa mu mugga Katonga ku luguudo lw’e Masaka. Minisita Byamukama awerekeddwako Hon Suzan Nakawuki era omubaka w’ekitundu ekyo. Olutindo luno olumazeewo obuwumbi 191 lwakuwangaala emyaka 120.
2
1
19
611
Nga 17 October buli mwaka, Uganda ejjukira Philly Bongoley Lutaaya munna Uganda eyasooka okwerangirira mu lujjudde nti alina akawuka ka mukenenya. Olunaku luno lwatandikibwawo @aidscommission okwongera okusomesa abantu ku kwetangira ssiriimu.
1
2
24
826
Nga 13 April 1989, Lutaaya mu lukungaana lwa bannamawulire yeelangirira mulwatu, nti alina akauka akaleeta ssiriimu. Ekikolwa ekyo kyaleetera bangi ku baali batya okwatula nti balwadde nebatandika okwatula n'okwekuumira ku ddagala. #cbsat30
1
2
64
Good Times Infant School - Kawaala , twalayo omwana wo afune omusingi gw'ebyenjigiriza omutuufu. Okumanya ebisingawo bakubire ku; 0393 249503 oba 0393 248796. @cbsfm_ug .@CentenaryBank .@mtnug .@BugandaKingdom_
1
7
412
Omulambuzi w'amasomero n'omusuubuzi babasimbye mu kkoooti nebasommerwa ogw'okujja ssente ku bakulu b'amasomero g'obwannannyini nebawandiisa abayizi baabwe aba P.7 nga aba UPE! Omara Tom alambula ga mu kibuga Lira ne Okot Ambrose babadde mu kkooti ya KCCA nebagwegaana. #cbsat30
11
669
Weefunire Yinsuwa ya Tubeere Balamu, akatyabaga k'obulwadde bwekakugwira oleme ate kweraliikirira nnyo, Yinsuwa ekikukolereko. Kuba essimu 0709678066 oba 0740031015
2
5
312
Omutukuvu Ppaapa Leo XIV agenda akubira ddala ku matu, ettuntu lya leero ayimbye Emmisa mu Chapel y'eddwaliro lya Gemelli Hospital gyeyalongoosezebwa era gyajjanjabirwa. #cbsat30
2
1
7
533