The Royal Family (@Buganda_Royals) header
The Royal Family (@Buganda_Royals) profile picture

The latest news and updates on the King 🤴, Queen Consort and the Royal Family of Buganda Kingdom

Buganda Kingdom
Joined March 2023
Photo by The Royal Family (@Buganda_Royals)Photo by The Royal Family (@Buganda_Royals)Photo by The Royal Family (@Buganda_Royals)Photo by The Royal Family (@Buganda_Royals)Photo by The Royal Family (@Buganda_Royals)Photo by The Royal Family (@Buganda_Royals)Photo by The Royal Family (@Buganda_Royals)Photo by The Royal Family (@Buganda_Royals)Photo by The Royal Family (@Buganda_Royals)Photo by The Royal Family (@Buganda_Royals)
The Royal Family retweeted
Omwami wa Kabaka amulamulirako e Ssaza Kyaddondo, Kaggo, Oweek Hajji Ahmed Magandaazi Matovu, akubirizza abantu ba Kabaka okuwagira polojekiti z’Abantu abajjumbira enteekateeka z’Obwakabaka. Kaggo asinzidde mu lusiisira lw’ebyobulamu olutegekeddwa ku People’s Hospital e Gayaza, nga ebimu ku bikujjuko by'okujjukira amatikkira ga Kabaka aga 33 nga alamula obuganda. Olusiisira luno luwoomeddwamu omutwe Rotary club ye Gayaza ne banna Rotary okuva mu bibiina eby'enjawulo, n'ekigendererwa eky'okujjanjjaba abantu ba Buganda naddala mu Ssaza Kyaddondo. Abantu bafunye obujjanjabi ku ndwadde ezitali zimu okuli; sukaali, kookolo, n'okukebera akawuka akaleeta mukenenya, ssaako n'okugaba omusaayi. Dr. Frank Ndugga, akulira People’s hospital Gayaza, yebazizza obuwagizi bwa Minisitule y’ebyobulamu eri enteekateeka eno, ne bannamikago abadduukiridde kaweefube wa Beene ow’okukakasa nti Abantu be babeera balamu bulungi. Eno, Kaggo atongozza n’okugaba endokwa z’emiti 2000 ezaweereddwayo banna Rotary.
1
9
1
47
4,728
The Royal Family retweeted
Walking through the compound that houses the Kasubi Tombs, the main path leads to what should be an entrance. But it ends at one of the layers of thatch covering the 25-foot structure known as Muzibu Azala Mpanga. It looks like a giant basket turned upside down. If it weren’t for the rows of shoes laid neatly outside, you’d never know there was a way in. cnn.it/3QeESJn
96
871
77
2,062
129,868
The Royal Family retweeted
“I have seen the patience required when the vulnerable person you care for is in distress. I have witnessed the tears held at bay when an elderly loved-one no longer recognises your face. I have observed the gentle humour and camaraderie of colleagues that can lighten the heaviest of days. Above all, I have been moved, time and again, by the resilience of those who give so much of themselves while asking for so little in return.   So to those who provide care - whether you wear a uniform or simply the clothes you felt able to pull on in the morning - please know that the great love you show in small ways every day is an example and an inspiration to us all. It is our duty, in return, to ensure it is never taken for granted nor forgotten.”   Ahead of this evening’s Carers’ Reception at Windsor Castle, The King has shared a message to the remarkable individuals who dedicate their lives to the care of others. Read in full on royal.uk.
267
312
31
2,904
79,623
The Royal Family retweeted
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'alabikako eri Obuganda, atuuse e Namboole okuggalawo empaka z'amasaza ga Buganda. Essanyu katono litte abante be. #CBSFmUpdates #masazacup2024 #federoeyeebikolwa
6
10
199
3,666
The Royal Family retweeted
The numbers!! #MasazaCup2024
18
38
587
11,026
The Royal Family retweeted
Ssaabasajja Kabaka atuuse ku Kisaawe e Namboole okuggalawo empaka z'Amasaza ga Buganda ez’omwaka guno 2024. #PilsnerMasazaCupFinals2024
46
164
11
1,349
44,206
Ssaabasajja Kabaka atuuse e Namboole okuggalawo omupiira ogw'akamalirizo wakati wa Buddu ne Kyaggwe. Ayaniriziddwa Katikkiro, Minisita Ssaalongo Robert Sserwanga, Oweek Joseph Kawuki, Pookino, Kaggo, n'abakungu abawerako. #MasazaCupFinals2024
41
202
9
1,239
34,887
Ssaabasajja Kabaka asiimye yeetabe ku mupiira gw'akamalirizo wakati wa Buddu ne Kyaggwe e Namboole. #MasazaCupFinals2024
15
42
3
352
10,809
The Royal Family retweeted
Nnaalinya Nabaloga, Maama Nnaabagereka, Kattikiro n'abaana b'Engoma batuuse ku kisaawe entebe okwaniriza Empologoma.
9
11
3
258
7,886
Abaana b'Engoma baweerezza obubaka obwebaza abo bonna abababeereddewo mu kiseera Omutanda wabeeredde ebweru w'eggwanga nga afuna obujjanjabi. Obubaka bwabwe busomeddwa Omulangira Cryspin Jjunju Kiweewa eri bannamawulire nga Ssaabasajja Kabaka kyajje ekomewo mu nsi ye. Bagambye bwe bati; Twebaza Katonda olwokugolola omukono gwe oguwonya ku Ssaabasajja naamusobozesa okusuuka ekimala okudda mu Buganda olwa leero. Twongera okuwonga Ssaabasajja mu mikono gya Katonda ayongere okussuuka nga ali wano mu Buganda. Tukimanyi nti abantu ba Buganda, Uganda n'Ensi yonna babadde basabira Ssaabasajja era bamwagaliza obulamu obulungi. Tusiima nnyo essaala zino era Katonda essaala yaziwulidde era azaanukudde. Twebaza tiimu y'abasawo n'abakozi ababdde bajjanjaba nokulabirira Ssaabasajja emyezi egiyise mu Germany, Switzerland ne Namibia, tusaba Katonda abawe empeera era tubeebaza okuviira ddala ku ntobo y'emitima gyaffe. Eri Gavumenti n'abantu be Namibia abakyazizza Ssaabasajja ebbanga ery'emyezi esatu egiyise, tubeebaza nnyo nnyini obugeni n'obukuumi obumuweereddwa. Namibia Nsi nnungi nnyo ewummuza era erimu emikisa eno yensonga lwa Ssaabasajja yasiima gyaba agenda okufuna obujjanjabi wamu nokuwummulako. Kyannaku nnyo nti abantu abatono abeenoonyeza ebyabwe basasaanya engambo wamu nokukola ebintu ebivvoola n'ebivumaganya ensi ya Namibia. Abantu bano bamenya ennono yaffe ey'obuntubulamu. Ffe nga aboomunju twetondera Gavumenti ya Namibia olw'efujjo abantu bano abatono lyebaakola mu bugenderevu. Twebaza nnyo Gavumenti ya Uganda naddala Minisitule y'ensonga z'ebweru olwebyo byekoze nga ekolagana wamu ne Gavumenti ya Namibia mu kiseera Ssaabasajja kyabadde mu Namibia. Twebaza Katikkiro, Baminisita, Abaami n'abaweereza ba Gavumenti ya Ssaabasajja Kabaka olwokutambuza emirimu gy'Obwakabaka nga Ssaabasajja taliiwo. Mu ngeri ey'enjawulo twebaza abaweereza abadde ne Ssaabasajja ebbanga lyonna lyabadde ebweru w'eggwanga, emirimu gyammwe tugisiimidde ddala. Ssaabasajja akomyewo mu Buganda naye akyali mu mikono gy'abasawo era akyetaaga obujjanjabi n'okuwummula okutuusa lwanasuukira ddala. Ffe aba famile tujja kweyongera okuyambako n'okumukwatirako. Tusaba abantu ba Buganda babeere bagumiikiriza era bongere okussa mu Ssaabasajja ekitiibwa n'okumulekera eddembe lye ery'obuntu mu kiseera kino".
33
93
9
619
36,563
Ssebo Omulangira Edward Frederick Walugembe tukuyozaayoza okutuuka ku lunaku luno olw'amazaalibwa go. Tusaba Omutonzi akuwangaaze.
16
17
2
265
9,090
Just in: Ssaabasajja Kabaka ayogeddeko eri Obuganda. Agambye nti embeera y'obulamu bwe egenda etereera era asuubirwa okudda ku butaka mu bbanga eritali lya wala. Yeebazizza Obuganda olw'essaala zonna ezimuweerezebbwa n'obutaggwamu ssuubi wakati mu kusomoozebwa okwamaanyi. #BugandaUpdates2024
228
375
53
1,425
70,174
Omulangira Edward Frederick Walugembe n'Omumbejja Florence Nakayenga, beetabye ku matikkira Asantehene Nana Otumfuo Osei Tutu II agayindidde mu Lubiri lw’e Manhyia mu Ghana. Asantehene yeyali omugenyi wa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ow'enjawulo ku Matikkira aga 25 mu mwaka gwa 2018, Omutanda kweyajaguliza jubireewo bukya atuula ku Nnamulondo okulamula obuganda. Twebaza Omulangira Edward Frederick Walugembe n'Omumbejja Florence Nakayenga, olwokulondoola enkolagana eno n'ekigendererwa eky'okunyweza obwa Sseruganda.
26
39
1
340
25,845
Not even the rain could dumpen the spirit #KabakaBirthdayRun2024
6
26
1
277
7,586
The Royal Family retweeted
Nnaalinnya Agnes Nnabaloga representing the Kabaka of Buganda to flag off the #KabakaBirthdayRun2024 5km, 10km, and 21km, all set.
3
14
1
359
15,556
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'aweereza Nnaalinnya Lubuga Agnes Nabaloga amukiikirire mu kusimbula emisinde gy'amazaalibwa ge enkya mu Lubiri e Mmengo. Nga alangirira okusiima kwa Beene kuno mu lukungaana lwa bannamawulire olutudde ku Bulange, Katikkiro agambye nti nga 21 Mugulansigo Ssaabasajja Kabaka yagenda e Bulaaya okulaba abasawo be abaali beetaaga okwongera okumwekebejja ate n'okulondoola obujjanjabi, bwatyo n'atasobola kudda mu budde, so ng'olunaku lw'emisinde lwali lumaze okulangirirwa. Ssaabasajja Kabaka aggya kudda ng'abasawo bamalirizza okulondoola ensonga z'obujjanjabi. Kamalabyonna ategeezezza nti yayogeddeko n'Omuteregga nga musanyufu olw'engeri abantu ab'enjawulo, omuli Pulezidenti Museveni, Sipiika wa Paalamenti Annet Anita Among, n'ababaka ba Paalamenti, ab'oludda oluwabula Gavumenti abaakulemberwamu Hon. Joel Ssennyonyi, abakulembeze b'eddiini omuli Kalidinaali Emmanuel Wamala, Supreme Mufti Galabuzi, ba Bishops n'abalala. Okusinziira ku Katikkiro, Ssaabasajja Kabaka alina essuubi ddene nti tusobola okuwangula olutabaalo lw'okugoba mukenenya. Maasomoogi akoowodde abantu bonna badduke olunaku lw'enkya n'ekiruubirirwa ky'okufuna obuwanguzi mu lutalo lwokulwanyisa mukenenya.
68
52
6
388
31,091
The Royal Family retweeted
This week, The King held a number of Audiences at Buckingham Palace. 🌏 On Wednesday, His Majesty welcomed His Excellency Mohamed Nasheed, Secretary-General of the Climate Vulnerable Forum. The forum brings together 58 of the countries most threatened by climate change - representing 1.4 billion people worldwide - to build cooperation, knowledge and awareness around environmental issues.
123
387
23
4,311
237,415
The Royal Family retweeted
KABAKA Asiimye n'atuweereza obubaka bw'amazuukira ga Yesu Kristo 2024. Omuteregga atusabye okwongera okusabira abantu baffe abali mu bwetaavu naddala olw'embeera y'ebyenfuna eyekanamye mu Ggwanga. Nnyinimu atukuutidde okussa ekitiibwa mu ndagaano ze tukola bulijjo newankubadde teziri mu buwandiike oba okubaako omujulizi. Ssaabasajja era atukubirizza okwongera amaanyi mu lutalo olw'okukendeeza okusaasaana kwa Siriimu.
61
85
6
585
44,552
Emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka ag'e 69 gitongozeddwa, gyakuddukibwa nga 7 April Beene asiimye n'omulundi guno emisinde giddukibwe wansi w’Omulamwa gwokulwanyisa mukenenya. Bwabadde atongoza enteekateeka eno, Katikkiro azzeemu okukubiriza abasajja okutwala obuvunaanyizibwa eri abaana abawala, obutabayingiza m7 bikolwa bya bukaba. Asabye abantu okubeera abeegendereza bekuume mukenenya basobole okutuukiriza okwolesebwa kwobwakabaka okwokuzza Buganda ku ntikko, naye okutuuka ku kino abantu balina okuba abalamu. Omujoozi gugulwa shs 20,000.
16
72
3
381
10,540
The Royal Family retweeted
Mu bifaananyi ye Ssaabasajja Kabaka lweyasiimye okulabikako eri Obuganda mu bitundu by'e Mpambire mu ssaza Mawokota, abagoma baamwose buliro. #CBSFmUpdates
9
43
3
489
9,168