Abantu ba Kabaka okuva mu Gombolola ezenjawulo mu Ssaza lye Mawogola ne Bulemeezi, baleese Oluwalo lwa bukadde obusobye mu 52.
Omumyuka Asooka owa Katikkiro Oweek
@TwahaKKaawaase abeebazizza okwekuumira ku Ssaabasajja Kabaka era y'ensonga ey'obumu ejja okututwala ku ntikko.